Chozen Blood
Chosen Becky
Eno Beats
Ensozi tezisisinkana naye mu bantu kimanyi okulabika
Kyandibadde kya magezi naddala mu baagalana nootayanguwa
Obikkabikkako ku ky’olabye ssebo
Kirungi ne weerekerayo kwonaddira
Nange kyankutte ebirowoozo byakomyewo we nalaalira
Kyalimu mu bye nali nsuubira
Bali banneeteze bangi nga nze neebuzaabuza
Banzije ku mulamwa naye ssebo
Kintu mutima, w’okiviirako kale
Baayogera baalemesa twabawangula
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule
Nali mpandiise olukalala lw’ebigambo
Bwotalinsanga osomeko
Ojjukiremu bye twesuubiza (aaah)
Mazima tewanva mu birowoozo
Ekyewunyisa bwe wagenda omukwano eno ne gweyongera
Makula, wali onjigirizza n’okkubwa
Mazima omuntu eyali sober
Birowoozo byesomba ndi ku nzoga (ndi ku nzoga)
Wafuba, ne bwe yabanga enkuba
Wajjanga n’ondaba
Nga bw’obaawo stress tezinkuba
Tezinkuba, tezinkuba
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule
Ensozi tezisisinkana naye mu bantu kimanyi okulokoka
Kyandibadde kya magezi naddala mu baagalana nootayanguwa
Obikkabikkako ku ky’olabye ssebo
Kirungi ne weerekerayo kwonaddira
Nange kyankutte ebirowoozo byakomyewo we nalaalira
Kyalimu mu bye nali nsuubira
Wafuba, ne bwe yabanga enkuba
Wajjanga n’ondaba
Nga bw’obaawo stress tezinkuba
Tezinkuba, tezinkuba
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule
Kagoba ko weekwekule
Bibalemye baayagala otwawula
Kagoba ko weekwekule
Onkwekule, nkukwekule