Eh, Kapeke yah know say
Trapex Boomi want some money
Mu bano nze era bbeene
Njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkamula nga mufere
Nkuba nga Umeme
Kombine ya mwenge bigere
Ayi bambe tukube empere (Eeh!)
Batuyite bimpenempene (Ayi bambe)
Party bw’eba ready
Tubeera dede
Twagala kukyusa body
Akasannyalaze okawulira
Kyemmanyi okawulira
K’ebe Monday nze nfuluma
Mmanyi kimu kuvimba
Bangi bangi
Okimanyi olumya bangi
Bw’ozikola olumya bangi
Abayaaye olumya bangi
Bwe nkutwalako ku lunch
Mbalaba bafunya punch
Kya nnaku, banafu bunafu
Bannyumira kuba banafu bunafu
Tulina maja eno ssi nnaku
Bwe tutuuka tugukumirawo beebafu
Mu bano nze era bbeene
Njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkamula nga mufere
Nkuba nga Umeme
Kombine ya mwenge bigere
Ayi bambe tukube empere (Eeh!)
Batuyite bimpenempene (Ayi bambe)
Party bw’eba ready
Tubeera dede
Twagala kukyusa body
Akasannyalaze okawulira
Kyemmanyi okawulira
K’ebe Monday nze nfuluma
Mmanyi kimu kuvimba
Ebitaala nabyo byatuta longtime, longtime
Tetukyasigala mu jam
Kyova olaba twetala buli time, buli time
Twagala kufuna good time
Kuba okimanyi
Ffe n’omubali, ah
Tugulya nno ppaka ku maliiri
Era okimanyi
Ffe mu kulya omubali (Ddala)
Tugulya ng’abalya ugali (Wamma)
Deejay tonkola bubi, ah
Nnyongera ku sound, ah
Tetuli mu lockdown, ah
Everything is all on me
Mu bano nze era bbeene
Njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkamula nga mufere
Nkuba nga Umeme
Kombine ya mwenge bigere
Ayi bambe tukube empere (Eeh!)
Batuyite bimpenempene (Ayi bambe)
Party bw’eba ready
Tubeera dede
Twagala kukyusa body
Akasannyalaze okawulira
Kyemmanyi okawulira
K’ebe Monday nze nfuluma
Mmanyi kimu kuvimba
Kapeke
Kapeke ndeese
Kapeke yah know sey
Hello