Chorus:
Nnyinza ntya obuteebaza?
Ku bino ebingi by’okola!
Emmeeza kwe nagobebwa
Kw’otadde obujulizi
Verse 1:
Laba wootadde obujulizi
Wootadde obujulizi
Mw’abo abansekerera
Wootadde obujulizi
Chorus Repeat:
Nnyinza ntya obuteebaza?
Ku bino ebingi by’okola!
Emmeeza kwe nagobebwa
Kw’otadde obujulizi
Verse 2:
Nze omuntu eyaboolebwa
Eyali anyoomebwa
Eyali ajoogebwa
Laba bw’onnyimusa nga balaba, oh ah
Chorus Repeat:
Nnyinza ntya obuteebaza?
Ku bino ebingi by’okola!
Ku kyalo kwe naswalira
Kw’otadde obujulizi
Bridge:
Laba wootadde obujulizi
Wootadde obujulizi
Mw’abo abansekerera
Wootadde obujulizi
Refrain:
Laba wootadde obujulizi (aaah)
Wootadde obujulizi (aaah)
Mw’abo abansekerera
Wootadde obujulizi
Outro:
Laba wootadde obujulizi (Laba wootadde obujulizi)
Wootadde obujulizi (Wootadde obujulizi)
Mw’abo abansekerera (Abannyooma)
Wootadde obujulizi (oooh)
Yesu otadde obujulizi
Mw’abo abansekerera
Wootadde obujulizi
Final line:
Nnyinza ntya obuteebaza?