Aŋŋonza omulungi aŋŋonza
Hmmm yeah
Ne bwe mba neepanka
Olumulabako nga ŋŋonda
Vyroota eh
Maama yaŋŋamba olumu ninamu okwepanka, eeh
Olumu neesanga nkulabye ne neegonza
Sweet, you make my day
Yenze akulovinga, abalala bate eeh
Bw’oseka ne malayika ziyimba
Ebinyonyi nabyo biyimba
Obulungi bwo bukanga
Abakukwana bakaaba, yeah
Ono aŋŋonza omulungi aŋŋonza
Ne bwe mba neepanka
Olumulabako nga ŋŋonda
Oluusi mpunga eno mu bwongo mpunga
Ne bwe mba neerijja
Olw’obulungi bwo era ŋŋonda
From today, njagala okimanye
Omutima ogw’ekyuma gwagenda?
Namala emize gyonna baby
Mama, I like to make nze your me
Tuli ba kukumbanga
Mu kidaala gwe nange
Kyoba omanya nakutamiira
Wankuba amafumu wantamiiza
Abo abakwemanyiiza
Bagambe ono owange terminator
Bw’oseka ne malayika ziyimba
Ebinyonyi nabyo biyimba
Obulungi bwo bukanga
Abakukwana bakaaba, yeah
Ono aŋŋonza omulungi aŋŋonza
Ne bwe mba neepanka
Olumulabako nga ŋŋonda
Oluusi mpunga eno mu bwongo mpunga
Ne bwe mba neerijja
Olw’obulungi bwo era ŋŋonda
Maama yaŋŋamba olumu ninamu okwepanka, eeh
Olumu neesanga nkulabye ne neegonza
Sweet, you make my day
Yenze akulovinga, abalala bate eeh
Bw’oseka ne malayika ziyimba
Ebinyonyi nabyo biyimba
Obulungi bwo bukanga
Abakukwana bakaaba, yeah
Ono aŋŋonza omulungi aŋŋonza
Ne bwe mba neepanka
Olumulabako nga ŋŋonda
Oluusi mpunga eno mu bwongo mpunga
Ne bwe mba neerijja
Olw’obulungi bwo era ŋŋonda