Weekaze oyatule
Dr. Lover Bowy
Weekaze oyogere
Sound It
Bwoba onjagala
Hmmm Dido yeah
X on the Beat
Nkulaba onjagala, naye weekaza ontya
Okwatula mbuulira olinda lwa nkya?
Gwe bw’osirika ng’ate onjagala
Mbuuza naamanya ntya?
I see that you’re afraid of me
Take your time of approaching me
Waakiri ŋŋamba lean on me mpulire, aaah
Ndi muto ndi mulungi
Bw’olwawo emikisa osubwa mingi
N’abanneepikira nina bangi
Abaddugavu n’abaaka mu langi
Weekaze oyatule (confess)
Weekaze oyogere (confess)
Mukwano bwoba onjagala
Siba omutima kyogere mpulire (confess)
Weekaze oyatule
Weekaze oyogere (confess)
Mukwano bwoba onjagala
Siba omutima kyogere mpulire (confess)
Guli omulembe gwaggwawo
Kati n’abakazi batema embaawo
Bwoba onjagala mbuulira kale gwe
Kiki obeera weetya?
Owulira otya muli
Nga nze enkuba kwetonnye neekala? (oh no)
Nkubamu akafaananyi ng’olwo yenze muntuwo (oh no)
Manya nange njagalwa
Nina omusaayi ng’era abalala
Love tebiba bintu, gibeera mitima
Ndi muto ndi mulungi
Bw’olwawo emikisa osubwa mingi
N’abanneepikira nina bangi
Abaddugavu n’abaaka mu langi
Weekaze oyatule (confess)
Weekaze oyogere (confess)
Mukwano bwoba onjagala
Siba omutima kyogere mpulire (confess)
Weekaze oyatule
Weekaze oyogere (confess)
Mukwano bwoba onjagala
Siba omutima kyogere mpulire (confess)
Nkulaba onjagala, naye weekaza ontya
Okwatula mbuulira olinda lwa nkya?
Gwe bw’osirika ng’ate onjagala
Mbuuza naamanya ntya?
I see that you’re afraid of me
Take your time of approaching me
Waakiri ŋŋamba lean on me mpulire, aaah
Ndi muto ndi mulungi
Bw’olwawo emikisa osubwa mingi
N’abanneepikira nina bangi
Abaddugavu n’abaaka mu langi
Manya nange njagalwa
Nina omusaayi ng’era abalala
Love tebiba bintu, gibeera mitima
Sound It