Fake Lover (Ex) Lyrics – Lydia Jazmine

(Intro)

A dis a dedication to all exes
Fake lovers and fake friends (Waguan)
Bomboclat (Bassboi)

(Verse 1)

Ex yankubiddeko
Nga ayagala nzijje ewuwe mulabeko
Simanyi kiki kyaliko
Yandeka agamba sinze gwaliko
Siyagala kumanya ex
Nakugoba nanyiga next
Wummula mirembe ex
Ne love you nanyiga exit, aah
Nakumala nakunaaba ne glass kw’onywera
Mala kujoza nginywereko
Nakumala sida mabega
Nakumala, eeh

(Chorus)

Nakowa fake lover (nkoye)
Muli ba fake lover (mbikoye)
Nsabula ba fake lover (nkoye)
Mwali ba fake lover (mpulira mbikoye)
Nakowa fake lover (nkoye)
Muli ba fake lover (mbikoye)
Nsabula ba fake lover (nkoye)
Mwali ba fake lover (mpulira mbikoye)

(Verse 2)

Ewanyu wewawo atava ku mulungi afa awoza
Ne nantabulirirwa muli ebbumba lye yasabala
Bw’oba mmere nkwera
Afazali nfa enjala
Mmh, nkwewala n’emikwano gy’olina njewala
Siyagala kumanya ex
Nakugoba nanyiga next
Wummula mirembe ex (I don’t need you)

(Chorus)

Nakowa fake lover (nkoye)
Muli ba fake lover (mbikoye)
Nsabula ba fake lover (nkoye)
Mwali ba fake lover (mpulira mbikoye)
Nakowa fake lover (nkoye)
Muli ba fake lover (mbikoye)
Nsabula ba fake lover (nkoye)
Mwali ba fake lover (mpulira mbikoye)

(Outro)

Nakumala nakunaaba ne glass kw’onywera
Mala kujoza nginywereko
Nakumala sida mabega
Nakumala, eeh
Lydia Jazmine
Rocket Straight to the Moon