Mulaba love by’ekola
B2C
Ndowooza mulaba love by’ekola
Davie, Lutalo
Julio
Ondaze nti tewanjagala kundeka awo
N’otuukiriza kye wasuubiza nti olina okubaawo
Ab’eka waŋŋamba nja balaba laba ate nootalwawo
Awo w’ontuuse tovaawo
Nsiimye munnange weewaawo
Nkusaba ow’ebibyo tossaayo
Eno love ya kubaawo
Lutalo, Mr. Lee & Bobby
Kiwedde eeh eh n’ekyo kiwedde (ekyo kiwedde)
Kiwedde, empeta olugalo erunyumidde (ekyo kiwedde)
Ntegedde nti wanjagala omaliridde (ekyo kiwedde)
Kiwedde, obalumye obugalo obukutudde (ekyo kiwedde)
Mulaba love by’ekola (hmmm ma)
Ndowooza mulaba love by’ekola (mulabe love by’ekola)
Mulaba love by’ekola (hmmm)
Ndowooza mulaba love by’ekola (love by’ekola)
Mr. Lee
Kabanyiige, kabanyiige obabbyeko omupiira
Ate nja kusambanga naawe wekka goolo yiiyo teeba
Nja bikuwa, nja bikola kirungi mmanyi okuteesa
Abo love yaffe benyiiza nabo beetegeke okunyiiga, gyal
Wamma nkwagala nnyo wamma (hmmm)
Kuno kutwale ng’okusiima
Weebale nnyo, weebale okuzaama
Maama maama maama mama…
B2C
Kiwedde eeh eh n’ekyo kiwedde (ekyo kiwedde)
Kiwedde, empeta olugalo erunyumidde (ekyo kiwedde)
Kiwedde wanjagala omaliridde (ekyo kiwedde)
Kiwedde n’abalogo obafuludde (ekyo kiwedde)
Mulaba love by’ekola (hmmm ma)
Ndowooza mulaba love by’ekola (mulabe love by’ekola)
Mulaba love by’ekola (hmmm)
Ndowooza mulaba love by’ekola (love by’ekola)
Lutalo
Atalina amwagala aah ah bannange ye ng’olabye
Katugira twetala ah tuli mu mataala tulinga summer
Abatali ku byaffe mwogera lwaki mmwe ababi abafuuwa endere?
Ono owange mumubanja ka ki?
Honey mubissi gwa njuki kasaali (ah ki)
Y’akamula ku katunda kali (ah ki)
Namubasooka kati mupapa biki? (ah ki)
Yanvumula omutima kati nange nseka ku buseko, ooh
Abaali bansaba nabo mbaganze ndaba balogo bulogo, ooh
N’abatanzi abatutanza balabye tetwakola musango oh, eeh
Eno love wagirunga ka ki? (oh no)
Sikyamanyi oba Lutalo nze ani?
Omukwano bwegutyo oyoya biki?
Ye okubeera nange sugar can
B2C
Kiwedde eeh eh n’ekyo kiwedde (ekyo kiwedde)
Kiwedde, empeta olugalo erunyumidde (ekyo kiwedde)
Kiwedde wanjagala omaliridde (ekyo kiwedde)
Kiwedde n’abalogo obafuludde (ekyo kiwedde)
Mulaba love by’ekola (hmmm ma)
Ndowooza mulaba love by’ekola (mulabe love by’ekola)
Mulaba love by’ekola (hmmm)
Ndowooza mulaba love by’ekola (love by’ekola)
Bobby
Ekyo kyo okikoze (okimaze)
Ekyo k’okikoze okimaze (okimaze)
Gano amasannyalaze
Abantu bo obalaze
Kiwe, kiwe,
kiwedde omutima ky’ogukoze ogumaze
Era kangukuwe, ngukuwe, ngukuwadde
Eppenzi eryabalema olikize
Gwe sweet mata onina nkakasa
Kino ky’onkoze onzigye mu kkabada
You’ve done me better
Love yo enkeketa
Ky’okoze kimponyezza okukukuta