icon
Have any questions?
Click on my no.: 0706974148
Lyrics

Mbawe Lyrics – Eddy Kenzo

oohh woowooo
oohho
eeh lalaa
eeehh lalala
eeh lala
mbawe mbawe
mbawe mulye munywe
Tuwe tuwe
tuwe tulye tunywe
mbawe mbawe
mbawe mulye munywe
Tuwe tuwe
tuwe tulye tunywe
oohh eeeh
oohh

mbuuka ppaka ku bbaati
mbu leero bweseebaka mbaaki
tujiryako makoola anti
abazirekawo ndaba bebaangi
nafunyeemu, nakubyemu
wafunyeemu, wakubyemu
kitojja nokinywamu
bulamu bunyuma nnyo nga tuli balamu
kati mpitamu ne stove
(enjoyment)
mbeera ne ka caayi awo ku stove
(enjoyment)
saagala nnyo nze nsooga zabwavu
(enjoyment)
eeehh ya

mbawe mbawe
mbawe mulye munywe
Tuwe tuwe
tuwe tulye tunywe
mbawe mbawe
mbawe mulye munywe
Tuwe tuwe
tuwe tulye tunywe

abanjagala mbalaba
n’abatanjagala mbalaba
naye nze mbagala mwena
kuba nyumirwa nnyo amasanyu
ngambye abanjagala mbalaba
n’abatanjagala mbalaba
naye nze mbagala mwena
kuba njagala nnyo emikago
oohh eehh
eeehh eehh
oohh oohhh
eeehh eehh
oohhh oohh
ahahaha
wululuuu

kati mpitamu ne stove
(enjoyment)
mbeera ne ka caayi awo ku stove
(enjoyment)
saagala nnyo nze nsooga zabwavu
(enjoyment)
eeehh ya

weeka mikono juwe
weeka mikono juwe
oohhhhhh
oohhhh

mbawe mbawe
mbawe mulye munywe
Tuwe tuwe
tuwe tulye tunywe
eeh yalalaa
eehh lalalala

 

 

// width=
I develop Apps, websites, graphics, software and also teach computer.