You’re fine
Nandor Love
Boy your love is continental
Mash up dem all dem dead
Sweet wine
Ghost Empire
N’empale agisiba loketo
Maximise
Is this Maximise…?
Mukwano njagala mmuwenga masavu
Lwegibuze mmusasulenga bisatu
Abalala bateekateeka binusu
Mutima gwange yagukubye kamasu, eeh
Bikwate byenjogera gwe nno bikulu
Mukwano gunjokya mutwe n’amagulu
Byenjogedde tobirabamu na makulu!
Tobigaana kuba tuli baana bakulu
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona
Ono agula airtime
Bimuli abireeta mu time
Ono talinda bya Valentine
Bw’amala nansombera vibe
Yannywesa shot ya wine
Y’ambuuzaako oba ndi fine
Simuganya kwogera na Sharon
Bw’alwawo mmukuba fine
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona, eeh
Boy your movie is continental, eeh
Empale yo ogisibye loketo
Mukwano njagala mmuwenga masavu
Lwegibuze mmusasulenga bisatu
Abalala bateekateeka binusu
Mutima gwange yagukubye kamasu
Ono agula airtime
Bimuli abireeta mu time
Ono talinda bya Valentine
Bw’amala nansombera vibe
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona
Mpulira, mpulira
Mpulira njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Gye yeekwese njagala mmunona, eeh
Mpulira, mpulira
Bexx njagala mmulaba
Mpulira, mpulira
Harris njagala mmunona
Herbert Skillz gwe bawaana
Mpulira ah mpulira
Oyo Shata njagala mufata
Mpulira, mpulira
Maximize njagala, eh!