Dee dee dee
A TomDee dedee
(Mukadde wange bakublokingemu)
Nanyini muziki, ziki hhmmm
(nyabo)
Ayi omunaku alabye
Ayibambe omunaku alabye
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Ayi omunaku alabye
(maama)
Ayibambe omunaku alabye
(taata)
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Ahhhh
Nze ne banaku banange batano
Tubadde tusabayo dollar bittaano
Mugume muzisonde bamikwano
Tetukwata wansi wa mitwalo ettaano
Tulina ekikosi kyaffe
Kasuku ye chairman w’akabinja kafe
(twamulonda)
Chicken yemuwanika
Ate sheirah y’awandika abayingira
Ayiyi
Behind a succesful woman
There is a very very very rich man
Behind a very very rich man
Wabaayo abakubi b’oluseke
Ayi omunaku alabye
(maama)
Ayibambe omunaku alabye
(taata)
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Ayi omunaku alabye
(maama)
Ayibambe omunaku alabye
(taata)
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Tetuswala tuswazabuswaza
Ate temulina na kyemutugamba
Oluseke tulusimba ku gumba
Atuyingirira oyo gwetusamba
Oba kale mutuwe ku bikalukalu
Bumotoka bupiki ssente nkalu
Oba mutuwa nga mutuwa
Oba temutuwa tujja kufuna abatuwa
Luseke tulukubira mu shift
Waliwo abemisana n’abanight
Kabaata abaayo mu night shift
Ate emisaana door to door
Lujji ku lujji
Ayi omunaku alabye
(maama)
Ayibambe omunaku alabye
(taata)
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Ayi omunaku alabye
(maama)
Ayibambe omunaku alabye
(taata)
Ayi omunaku alabye
Wasigaliza kimu kukuba luseke
Ayiyi
Behind a succesful woman
There is a very very very rich man
Behind a very very very rich man
Wabaayo abakubi b’oluseke
Bambalabala bambalabalambe
Bano bampalana
Biribiri bambalabalambe
Oluseke lumpalanya
(mbamaze)