icon
Have any questions?
Click on my no.: 0706974148
Lyrics

Permission Lyrics – Aaronix

Yeee
Andre on the Beat
One, two

Nze ŋŋamba twegweko ku Sunday (Sunday)
Oba twegweko ku Tuesday tugende
Babe tugende
Ove ewammwe tolina gw’ogambye
Nga n’ewaffe sirina gwe ŋŋambye
Tudduke tugende
Babe tugende
Mmanyi abayaaye bakutomera
Naye ate sikiwa nti bakusobola
Baleke tugende, baabuwe

Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)
Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)

Kati tukuze tetukyatya miggo
Gira tuve wano tunaapangira eyo
Lady Ole Ole Ole
Ole Ole Ole
Tugende mu Ghana (Ole)
Or maybe Botswana (Ole)
Lady Ole Ole Ole
Ole Ole Ole
To eternity
Obeere mu mpya zange
Jangu tugende
Babe tugende
Mmanyi abayaaye bakutomera
Naye ate sikiwa nti bakusobola (nedda)
Baleke tugende, baabuwe

Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)
Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)

Gira gira gira tera ojje
Gira gira gira tugende
Gira gira gira tubuuke
Gira gira gira tera ojje

Gira gira gira tubuuke
Gira gira gira tubuuke
Tubuuke

Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)
Give me permission (yee)
With no condition (yee)
Bangi abannimba (yee)
Tebampa na program (yee)

Yeee
Yeee

// width=
I develop Apps, websites, graphics, software and also teach computer.