icon
Have any questions?
Click on my no.: 0706974148
Lyrics

Red Tomato Lyrics – David Lutalo

Nakwata munange nemutereka ku mutima
yesubira okwo
nfuna n’akadongo nemuzinira ku mazina
yesekeramu
ondaba nekoza nvaako, andi mu bwongo
ali omu ankanukiza amaaso, okulaba amugenderako
ono ye wange mumute mu lo
wakutangulira ku mugongo
oba omukweke eyo munsokolo
kuwanamutu kamaweri kuwandoto
kwamwiri kuwandoto
abalala byebanjogerera folofooto
(oyo baby folofooto)
you are so beautiful, kama red tomato
(kama red tomato)

love bwenuma enfuula mulala
n’emuye manyi okuzooza
kuva ku mutwe ppaka kumagulu
nga love ensibye enyweza
kakube kwagala nga kwamusolo
ndi ready okuwa empooza
amulabako oyogera bitono
amatama neme ogayuza

wama gwe abangi baveeko, jjangu eno maama
omutima gugwo gufeeko
guleme okulwala
you motivate me oohh
onvuga kiralu nyabo oohh
my love my eehhh
nze nagonzedda love enoze eehh
(baby take it slowly)
kuwanamutu kamaweri kuwandoto
kwamwiri kuwandoto
abalala byebanjogerera folofooto
(oyo baby folofooto)
you are so beautiful, kama red tomato
(kama red tomato)

mazima olina love
esobola n’okukuma omuliro
olimu akatiko, oli wanjawulo mubano
njagala kukulaga love, eyalema ne Adam mu nnimiro
atakimanyi ategeere
ono yali lubirizi lwange
gwebamutondera nze
ababadde baduma mugende
bajja kwagala nnyo ontame
(my love) (my love)
bano abajja baseetula engambo
(my love) (my love)
tobafaako bagala kukola buvuyo
(my love) (my love)
bwebajanga besesa ogalawo
(my love) (my love)

kuwanamutu kamaweri kuwandoto
kwamwiri kuwandoto
abalala byebanjogerera folofooto
(oyo baby folofooto)
you are so beautiful, kama red tomato
(kama red tomato)
kuwanamutu kamaweri kuwandoto
kwamwiri kuwandoto
abalala byebanjogerera folofooto
(oyo baby folofooto)
you are so beautiful, kama red tomato
(kama red tomato)

More David lutalo lyrics

// width=
I develop Apps, websites, graphics, software and also teach computer.